Artist, Aaronx UG
Njalwala - AaronX LyricsOh oohEh yeahMpitibwa kasajja lwazi naye bw’ojja ŋŋondaNze ŋŋonderera ng’eryenvuAlikunkyaya gundi aliba wa ttimaEra sirimusonyiwa oyoOkuva lwe walungiwa otyo ensi yange ndalaGwe wagikwakkulako oluuyiNze ndi muntu wa mirembe nnyo naye ekisajjula embeera kwekukubulwa nti, ehNakuggyirako akakoofiira ahBwe nkulowooza ogamba siikeese eh!Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkanaGwe nakuggyirako eno seppeewo oohBwe nkulowooza ogamba siikeese eh!Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeahYeah eeh, eeeh…Bw’ovaawo nja lwalaYeah eeh, eeeh…Bw’ovaawo nja lwalaBw’ovaawo nja lwalaOlinkyawako bbubaKuba buli w’onaalaga nina okulondoolaOlinvuma butakkutaKuba ku bulungi bwo baby nina okuwuukuukaNdikwagala buteddizaTubeerezeemu ppaka embugubugu okugwaI wanna tell you how I feel insideBut I feel what I feel is not enoughI wanna give you the entire worldBut I know, the world is never mineOoohEeehNakuggyirako akakoofiira ahBwe nkulowooza ogamba siikeese eh!Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkanaGwe nakuggyirako eno seppeewo ohBwe nkulowooza ogamba siikeese eh!Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeahKale nno bwotyo nze onjogeza ennimiSimanyi lw’olindeka oti nze ndyebikka ndigiEkyo kiriba kirwadde kirindeka ku ndiriNkuwema butungo mwanattu bw’olekaSsi ku buwoomi bw’omukwano obwoEra alikweŋŋanga alimanya olubaKw’olwo alimanya akanfaamu eehYeah eeh, eeehBw’ovaawo nja lwalaYeah eeh, eeehBw’ovaawo nja lwalaBw’ovaawo nja lwala
comments:
Nakyanzi joan
3 months ago
I request to make a cover with him